TssenTamu - Operation Outcome Lyrics

Lyrics Operation Outcome - TssenTamu



Tssentamu say the grace listen
Eno life yakissella mwattu life yakissella
Eno life yakissella mwattu life yakissella
Eno life yakissella yakassella bussella
Kano ka mwana wa boda
Eyandibyanzinza ekitwalo
Nawona okusulla ku nsonda
Officer okutte boda
Olukubye ekoona
Nova wansi wekimottoka nga anaconda
Weffudde baller
Pass zakubbilla za mutwe
Gwe ate osamba
Akimanyi oli soldier
Pass zakubbilla za mutwe
Olimukuyomba
Amanyi tegalya vva mu kusonda
RP omuzeyi lwaki ate oyingilla ensonga
Kikumi kikumi owunya obwenge bwa ballella
Boda siya boss
Njissasulila gummu kitundu mu zi loan
Neffubye ffubye
Nkuweyo ekyebilli nga boss
Intuusse bano abalongo bentisse boss
Onkutte emijjozi amatayyi oli mu force
Olina ekikoosi nange nina ekikoosi
Tonfuula musilu sisobolla kulyana nawa mundu
Onesibye sibye ko
Weyogeza oluzungu
Mweeno life yakissella eno life yakissella
Kano ka mwana wa boda
Eyandibyanzinza ekitwalo
Nawona okusulla ku nsonda
Kano ka mwana wa taxi
Eyandi funye yo ekitwalo
Nawona okusindikka ekijji
Eno life yakissella
Mwattu life yakissella
Toluma nga opapa
Abamu baliyitta peela
Tuli buttoned bwansi
Eludda tuli kavveera
Tewefumba fumba nyo
Emmeere yeveera
Buli mulimu neempeera
Gwe tunulila akeella
Yafunna eziwerella
Yangamba mpeereza
Yalleka aka menza
Nanti yazziissessa
Mukwanjulla
Nvawalla nga ssenga
Nga nze amanyi omuttuffu omubbessa
Nga ate ye mu wessa
Buli bikolya nempeella
Ke walya edda kkadda
Kaddilla ddalla nga kamunyeela kakeela
Officer life yakissella
Boda life yakissella
Taxi life yakissella
Uganda life yakissella
Nabino bi rhyme byakissella
Twabisangawo ella tulibillekkawo ella
We still broke and unsuccessful
So we feel afraid of telling brothers
How much we love them
So brother before we leap
Into that abel cain era
Don't look at what I reap
Look at what I sow
Be thankful of how we've grown
But focus on how you own
Your own piece
How can I raise a dog and raise a fense
While my neighbours flex to move a jaw
Ekikulumbya ekillo
Nti yasembye kulya jjo
Nawe street za kampala ozilaba
Tugenda nakiliwo
Missana nakillo
Majje kyekiliwo
Yalinga ttano wo
Bwemwazilwanako katti omuyittako nga tozibonga ko
Flip flip now the vision is switched up
You're broke
Eno life yakissella mwattu life yakassella
Uganda life yakissella tuli billekawo ella
Nabino bi rhyme byakissella
Life yakissella yakassella bussella
Tuli bawanguzi mwana tujja kuwangulla
Tuli bawanguzi mwana tujja kuwangulla
Tuli bawanguzi mwana tujja kuwangulla
Tujja kuwangulla eno life yakissella tujja kuwangulla
Tujja kuwangulla
Tuli bawanguzi mwana tujja kuwangulla
Tuli bawanguzi boyi tujja kuwangulla
Eno life yakissella



Writer(s): Ssentamu Timothy


TssenTamu - Say the Grace
Album Say the Grace
date of release
06-01-2023



Attention! Feel free to leave feedback.