Zabuli - Nkwetaga Lyrics

Lyrics Nkwetaga - Zabuli



Nze manyi nti Yesu omanyi
Okuva Ku zero
Obadewo mubulungi nemububi
Ye gwe mukwano
Sirina, simanyi tewali, gwemanyi Akufana
Tewali gwendabye, alabye awulide Kubyogenda okukola
Wentuse no nange binemye
Kankugambe
Wotali obulamu sirina
Sikikukweka
Gwe maazzi agobulamu gwe Subbi
Kaloosa kokumakya, nemutumbi
Nkwetaga, nkwetaga, amazima Daala, nkwetaga
Nkwetaga nkwetaga
Yesu mazima nkwetaga
Nkwetaga, nkwetaga, amazima Daala, nkwetaga
Nkwetaga, nkwetaga
Yesu Mazima nkwetaga
Ensimbi nzinonya emisana n'ekiro Teziwera
Nji-ya, nkuba bali bulikasera
Omukisa gwogaba, sigwa Buyinike
Gu-nyisa ekizimbe mubulungi bwo
Emikwano njagadde, ejisinga Jimenye
Jindekedde, ebiwundu ebinene
Nsabye, onkube repair gwe Omusawo
Nsiga omutima, gwolina nga ye Meere
Nkwetaga, nkwetaga, amazima Daala, nkwetaga
Nkwetaga nkwetaga
Yesu mazima nkwetaga
Nkwetaga, nkwetaga, amazima Daala, nkwetaga
Nkwetaga, nkwetaga
Yesu Mazima nkwetaga
Nze nenyumba, tunakusinza
Nze nenyumba, olikatonda
Nze nenyumba yange Tunakutenda
Sirina, simanyi tewali, gwemanyi a
Akufana, Sirina, simanyi tewali)
Tewali gwendabye, alabye awulide Kubyogenda okukola
Tewali Gwendabye, alabye
Nkwetaga, njayana, nkwetaga Nkwetaga, njayana
Nkwetaga, njayana, nkwetaga
Nkwetaga njayana



Writer(s): Zabuli J


Zabuli - Roza
Album Roza
date of release
19-05-2020




Attention! Feel free to leave feedback.