Zabuli - Owensonga Lyrics

Lyrics Owensonga - Zabuli



Walalalalala, viobdrey kona Kungoma baba
Za-bu-li
Ahh siswala kunyumiza binuma
Tokowa kunkolera binkuba
Era toyomba ngandopa abanvuma
Ondazee, oliwo kulwange
Nze kati nkutta njooga
Osobola okukimala
Amanyi go abulunji bwo
Tewali abwenkana
Omukwano gwo, ogwo gwogaba
Amazima gwe guwonya
Webiremye nga buzibye
Osobola okubulabya
Nze kati nkutta njooga
Osobola okukimala
Amanyi go abulunji bwo
Tewali abwenkana
Omukwano gwo, ogwo gwogaba
Amazima gwe guwonya
Webiremye nga buzibye
Osobola okubulabya
Yegwe mukwano gwensonga
Nina omu owensonga ah ah
Aah ahh aah mukwano
Gwensonga
Nasigaza omu owensonga aah
Omukwano gwensonga
Nina omu owensonga ah ah
Aah ahh aah mukwano
Gwensonga
Nasigaza omu owensonga aah
Nze kabandeke bona basanewo
Ngabanjiye bona olibawo
Ntekayo ebyange byona nsazewo
Nkuyita mukwano gwange Obadewo
Kale sisobola kusiba kira
Ontuza nebyange ndi kuniya
Mutima gwange lavu ndi Ku fire
Kulwomusalaba wagamba ndiba Better
Nebwempulira nga bikalubye
Omukwano gwo ngulaba
Omukono gwo ngilina
Nebwenkaba nga nekyanga
Mumaso go tonogoba
Oberawo mumazima
Bino ebyensi temuli nsonga
Bakwagala olinawo
Ngatolina bakowa
Nasigaza omu nze gwenesiga a
Aberawo mweyitira mukwano Gwensonga
Yegwe mukwano gwensonga
Nina omu owensonga ah ah
Aah ahh aah mukwano
Gwensonga
Nasigaza omu owensonga aah
Omukwano gwensonga
Nina omu owensonga ah ah
Aah ahh aah mukwano
Gwensonga
Nasigaza omu owensonga aah
Nze kati nkutta njooga
Osobola okukimala
Amanyi go abulunji bwo
Tewali abwenkana
Omukwano gwo, ogwo gwogaba
Amazima gwe guwonya
Webiremye nga buzibye
Osobola okubulabya
Nze kati nkutta njooga
Osobola okukimala
Amanyi go abulunji bwo
Tewali abwenkana
Omukwano gwo, ogwo gwogaba
Amazima gwe guwonya
Webiremye nga buzibye
Osobola okubulabya
Yegwe mukwano gwensonga
Nina omu owensonga ah ah
Aah ahh aah mukwano
Gwensonga
Nasigaza omu owensonga aah
Omukwano gwensonga
Nina omu owensonga ah ah
Aah ahh aah mukwano
Gwensonga
Nasigaza omu owensonga aah



Writer(s): Zabuli J


Zabuli - Roza
Album Roza
date of release
19-05-2020




Attention! Feel free to leave feedback.