Bobi Wine - Kyarenga paroles de chanson

paroles de chanson Kyarenga - Bobi Wine

Eyalama, eyalama noi noi
Amaaso go buli wengalaba, I see sunshine
Nendowooza bwe kibeera baby, nga you are mine
Kuva luli we nakusanga nga tuli mu dance
Nenkusaba tuzineko nawe omunyigo squeeze
Lwakuba kye ngamba, olabika nga atankyenga
Baby manya buli ky'oyenda, ne nki kuwa kabuno nenda
One day you say it is ovipanya, another day you say it is mupe
One day you say you are Oduparaka, another day you say you are Mayuge
Naye nga Kyarenga, ekyaana kyarenga maama
Singa nali nina wo akawogo, nandi badde nange ndya amasavu
Nkugambye kyarenga, Fatumah kyarenga baasi
Singa nali nina wo akawogo, nandi badde nange ndya amasavu
Kye nsaba tolobera ku bano abalala, kuba nange wendi
Ne tirimu lwa kwemulisa eno, naye work waali
Olabika onzalawa wolaba obutono, naye mwatu mwendi
Bano abanigga obalaba bapiika obunyama, naye work wa mbwa
N'olumu ba kwanisa ssente, n'amalala kufuka ng'ente
Obulungi b'obwo bu saana nze, laba omwana anyilira nfa nze
Ono bwa seka mpulira mpulira obutiti, atte bwayogera mpulira nyumirwa
Amaaso ge gakuba emyanso, ela bw'ondabira nkutuse
Naye nga Kyarenga, ekyaana kyarenga maama
Singa nali nina wo akawogo, nandi badde nange ndya amasavu
Bagyenzi kyarenga, Fatumah kyarenga baasi
Singa nali nina wo akawogo, nandi badde nange ndya amasavu
Ne bwolaba ndokokya nga eyamira ka CD, manyi ga mukwano
Ne bw'oleeta zzi grader zzi ka kabbira, wano tonzigyawo
Ne bw'olaba ente, bi loole ebya tear gas, niza kuffa n'ogu
Ogu n'omwana omutufu, nze kwensibidde, abalala bayaye
Naye ndayira Mukama omukugu, abalala mbabuuse
Gwe kirumye, ka yetuge naye ono mu tutte wange
Naye nga Kyarenga, ekyaana kyarenga maama
Singa nali nina wo akawogo, nandi badde nange ndya amasavu
Nkugambye kyarenga, Fatumah kyarenga baasi
Singa nali nina wo akawogo, nandi badde nange ndya amasavu
Dan Magic woowe
Eno Kiri nayi naabi

Bobi Wine - Kyarenga
Album Kyarenga
date de sortie
12-05-2018

Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.