Daddy Andre - I Miss You paroles de chanson

paroles de chanson I Miss You - Daddy Andre



Hmmm yeah
Nina wano akatabo
Ngezaako osomaasomako
Tolina kye wandekerawo
Watwala omutima n′ebirowoozo
Wandekera frame, ku pillow
Kakkanya obusungu
Nnyimbye Oluganda n'Oluzungu
Information ekutuukeko my bubu
I miss you
I miss you right
Baby nsigala nkumissinga
I need you
Akafaananyi ke wandekera
Ku pillow tekamala
Bwoba ompulira
Amundabiddeko amugambe eyo
Singa ampulira
Aah njagala omanye ekiri eno
Bwoba ompulira
Amundabiddeko amugambe eyo
Singa ampulira
Aah njagala omanye ekiri eno
Kulinga kulwala
Nalwala n′okulwala
Natuuka ku radio ne ku tivvi yo
Ne mbalaga akafaananyi ko
Eyo mu press mu mawulire
Bakutimbye naye gwe tolabika
Eyo mu baganda bo mu famire
Ennamba z'essimu tebamanyi eriko
Nga nkooye, naye ngya kulemerako
Nina essuubi nti olidda mu bulamu bwange
I miss you
I miss you right
Baby nsigala nkumissinga
I need you
Akafaananyi ke wandekera
Ku pillow tekamala
Bwoba ompulira
Amundabiddeko amugambe eyo
Singa ompulira
Aah njagala omanye ekiri eno
Bwoba ompulira
Amundabiddeko amugambe eyo
Singa ompulira
Aah njagala omanye ekiri eno
Obwo bu lullaby
Lullaby bwe wannyimbiranga mbumissinga
Ako ka kiss ko akawoomu
Babe nako nkamissinga
Obwo bu lullaby
Lullaby bwe wannyimbiranga mbumissinga
Ako ka smile ko
Akawoomu babe nako nkamissinga
I miss you
I miss you right
I need you
Akafaananyi ke wandekera
Ku pillow tekamala
Bwoba ompulira
Amundabiddeko amugambe eyo
Singa ampulira
Aah njagala omanye ekiri eno
Bwoba ompulira
Amundabiddeko amugambe eyo
Singa ampulira
Aah njagala omanye ekiri eno




Daddy Andre - Remember
Album Remember
date de sortie
08-07-2020




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.