John Blaq - Ebyalagirwa paroles de chanson

paroles de chanson Ebyalagirwa - John Blaq



Njagala kumanya oba oli fine
It's fine
Oba oli fine (Brian Mix)
Njagala kumanya oba oli fine
Kuba natera okulinya train
Aya bas
Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh my bae oh my baby
Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh my bae oh my baby
Bali obugero balibeera bagera
Nga tugenda mu maaso
Bali obutabo balibeera basoma
Nga tugenda mu maaso
Gwe yanguwa
Nze sagala osubwe flight
Nze sagala osubwe flight
Kisipi nyweza
Bambi beera nice
Eyo gyogenda beera nice
Bali abatunuza omukwano mu mateeka
Abatunda omukwano nze mbateeka
Babi abatunuza omukwano mu mateeka
Abatunda omukwano nze mbateeka
Ah love yabuli omu
Love yabuli buli buli omu
Era, nze akuli buli wamu
Era yegwe andi buli wamu
Omiza n'amangota
Kikopo kyange mwattu kyenkoloboza
Yeah
Ah gwe leka nkutolose
Ku batemu b'emitima kankutolose
Yeah
Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh my bae oh my baby
Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh my bae oh my baby
Bali obugero balibeera bagera
Nga tugenda mu maaso
Bali obutabo balibeera basoma
Nga tugenda mu maaso
Bw'otuuka mu nju wali waliwo aka leesu
Kesibe mu bbugumu anti sirina ka ac
Njiya nyo okukufunira ekisinga
Njiya nyo okukumalako stress
Bibala byo baby webyengera
Gwe just kuba 911
Mutima gwo baby nga gwatika
You press this phone and call my phone
Sirikyuka nga nawolovu
Nkugambye sirifuuka
Mukwano mu masuuka
Kiss kiss kiss kiss
Love tugiseesamu
Nga akapya yenze anotinga
Ne downloadinga
Nga akapya yenze anotinga
Ne nka updatinga
Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh my bae oh my baby
Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh my bae oh my baby
Bali obugero balibeera bagera
Nga tugenda mu maaso
Bali obutabo balibeera basoma
Nga tugenda mu maaso
Gwe nsonga
Gwe nsonga lwaki nekyanga
Oyimba yimba yimba gwe nsonga
Lwaki kano akayimba yegwe nsonga
Era
Omiza n'amangota
Kikopo kyange mwattu kyenkoloboza
Yeah
Ah gwe leka nkutolose
Ku batemu b'emitima kankutolose
Yeah
Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh my bae oh my baby
Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh my bae oh my baby
Bali obugero balibeera bagera
Nga tugenda mu maaso
Bali obutabo balibeera basoma
Nga tugenda mu maaso



Writer(s): John Kasadha


John Blaq - Ebyalagirwa - Single
Album Ebyalagirwa - Single
date de sortie
10-10-2019




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.