John Blaq - Ngamba paroles de chanson

paroles de chanson Ngamba - John Blaq



Ee Yeah yeah, Baby Yeah yeah Baby
John Blaq Bwa-bwa-bwoy baby
African Bwa-bwa-bwoy
Big Davie
(Aya baasi), Ye oba obiggyawa byoba oyogera?
Obiggyawa ebyo byoba onnyumiza?
Mbyagala nze byoba onnyumiza girl, yeah
Ye nze omukwano gwo gunsannyalaza
Omukwano gwo nze gunsannyalaza
Mbyagala nze byoba oŋgamba girl, Yes I
Laavu yo (laavu yo)
Laavu yo girl
Omukwano gwo, (Big Davie Logic to the World)
Ee Yeah
Ŋgamba (nti ebyaddala)
Ŋgamba (nti onjagala)
Kyova (onjagala)
Baby (inside)
Ŋgamba (ddala)
Nti oba (onjagala)
Nti oba (bya ddala)
Baby (topretendinga)
Kale nkitegeera
Oluusi oyinza okwekyusa kubanga
Eyo gy'obeera abayaaye
Bakutuuza nnyo nnyo mu kiboozi
Kababe nga bakugamba batya
Kababe nga bakugamba biki
Ŋgamba nti tolindeka mukwano
Ŋgamba nti tolindeka my love
Mukwano kuyambagana nga tukwatagana
Buli w'obeera nkutuukako girl
Batuleetera tubalwanyisa
Tubalwanyisa me and you my girl
Ŋgamba (nti ebyaddala)
Ŋgamba (nti onjagala)
Kyova (onjagala)
Baby (inside)
Ŋgamba (ddala)
Nti oba (onjagala)
Nti oba (bya ddala)
Baby (topretendinga)
Laavu yo (laavu yo)
Laavu yo girl
Omukwano gwo ogwo
Mukwano kuyambagana nga tukwatagana
Buli w'obeera nkutuukako girl
Batuleetera tubalwanyisa
Tubalwanyisa me and you my girl
Ye oba obiggyawa byoba oyogera?
Obiggyawa ebyo byoba onnyumiza?
Mbyagala nze byoba onnyumiza girl, yeah
Ŋgamba (nti ebyaddala)
Ŋgamba (nti onjagala)
Kyova (onjagala)
Baby (inside)
Ŋgamba (ddala)
Nti oba (onjagala)
Nti oba (bya ddala)
Baby (topretendinga)
Omukwano gwo ogwo, girl
(Nti ebyaddala)
Ŋgamba (nti onjagala)
Kyova (onjagala)
Kyova
Oh my God, Bomba made my beat
Nti bya ddala
Nti onjagala
Bya ddala, Topretendinga
(Baby)



Writer(s): John Blaq


John Blaq - Ngamba - Single
Album Ngamba - Single
date de sortie
03-08-2020

1 Ngamba




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.