paroles de chanson Nkubanja - Lydia Jazmine
Hey
Omukwano
gwo
gulimu
omunnyo
ate
oluusi
gwa
sukaali
Amata
amaka
n′entangawuzi
ka
chai
n'amajaani
Bwe
nkerebera
nze
onyongera
energy
kisotta
ku
ggaali
Nkubanja,
olinayo
akabanja
kotansasudde
(kotansasudde)
Nkunyenya
Nkunyenya,
olinayo
obugalo
bwo
webutankutte
(webutankutte)
Nkubanja
(nkubanja)
Kale
nkuba
kubamu
obufaananyi
nze
naawe,
ku
wedding
day
Abatwagala
abazadde
emikwano
gyo
n′egyange,
bonna
bazze
Ng'olayira,
ng'ogamba
abange
ebibyo
kati
byange
Kati
onjoininze
Twelabire,
betwalaba
nga
tetunesanga
Twesukkirize,
twewaanewaane
Nkubanja,
olinayo
akabanja
kotansasudde
(kotansasudde)
Nkunyenya
Nkunyenya,
olinayo
obugalo
bwo
webutankutte
(webutankutte)
Nkubanja
(nkubanja)
Nkunoonya
okuva
jjuuzi
lwe
wangulira
eppeera
Buli
ku
makya
nkeera
nyo
nyo
nkuwandikire
akayimba
Netegeka
njagala
lumu,
nkuyimbire
acapella
Bwe
mbyogera
ne
mbyerabira
ate
bwe
neebaka
mbiroota
Omukwano
gwo
gulimu
omunnyo
ate
oluusi
gwa
sukaali
Amata
amaka
n′entangawuzi
ka
chai
n′amajaani
Bwe
nkerebera
nze
onyongera
energy
kisotta
ku
ggaali
(hey
yeah
eh)
Nkubanja,
olinayo
akabanja
kotansasudde
(otansasudde)
Nkunyenya
Nkunyenya,
olinayo
obugalo
bwo
webutankutte
(webutankutte)
Nkubanja
(nkubanja)
Gwe
nange
tulina
obudde
Oba
kiro
oba
during
day
In
the
morning
oba
evening
time
Monday
olwokubiri
oba
Wednesday
Ku
Thursday
ne
ku
Friday
Weekend
eno
nkubuukinze
eh
eh
Sylivia
walusimbi
Mukwano
tegugulwa
nsimbi
(hey
yeah
eh)
Nkubanja,
olinayo
akabanja
kotansasudde
(kotansasudde)
Nkunyenya
Nkunyenya,
olinayo
obugalo
bwo
webutankutte
(webutankutte)
Nkubanja
(nkubanja)
Nkubanja,
olinayo
akabanja
kotansasudde
(otansasudde)
Nkunyenya
Nkunyenya,
olinayo
obugalo
bwo
webutankutte
(webutankutte)
Nkubanja
(nkubanja)
Lydia
Jazmine
again
Again
and
again
and
again
Danz
Kumapeesa
Nkubanja
Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.