Bobi Wine - Situka текст песни

Текст песни Situka - Bobi Wine



When the going gets tough
The tough must get going
Especially when leaders become misleaders
And mentors become tomentors
When freedom of expression
Becomes a target of suppression
Opposition becomes our position
Baass
Omutima gummenyese
Naye nga kyemanyi munywanyi nawe gukumenyese
Abantu buli wo tunula bayongobedde
Bye basuubira nga byawukana kubye balaba
Ate abala bo ne ba byetamwa
Banyigirizibwa nebabulako
Gye baloopa babuuwe
Nga ne gye wandi badde
Oloopera nayo kibeela kizbu
Okufunayo obwenkanya
Nkugamba
Tosigala wansi
Ensi wekusuula yimukawo mangu
Otambule
Kunsi teli kyangu
Lugendo luwanvu situka
Tugende mumaaso
Yimuka tutambuleeeee
Embeera emalamu amaanyi
Naye topowa tugende
Topowa tutambuleeeeee
Olugendo luwanvu bwetulemelako tutuuka
Situka tutambuleeeeee
Embeela emalamu amanyi
Naye topowa tugende
Topowa tutambuleeeee
Amaziga g'okaaba gakaabe
Nga bwotambuulaaaa
Emyaka gibadde mingi
N'okunyigirizibwa
Nakwo era kubadde kungi
Bboyi
Essuubi libadde lingi
Nga tussuubira oba embeela
Enakyukamu wakiri
Wabula nze kyenzudde
Enkyukakyuka jo yoya
Kati eri mikono jo mwenyini
Kubanga oyo gw'olinamu
Essuubi naye mumazima essuubi yalitadde mugwe ssebo
Kale gwe buli w'onogwa yimuka
Otambulirewo ebisooto
Obyekubileko mu kkubo
Kubanga buli w'onogwa
N'olaga nti ogwaamu amaanyi
Eno balabira ku gwe ssebo
Obugubi bwoyitamu bangi
Bwe bayitamu
Naye tubuyitamu bwetutyo ne tumalako
Omuliro ogutwakilamu gukira
Gwetuyitamu
Gwe buli w'ogwa kuba kusituka
Yimuka tutambuleeeee
Embeera emalamu amaanyi
Naye topowa tugende
Topowa tutambuleeeeee
Olugendo luwanvu bwetulemelako tutuuka
Situka tutambuleeeeee
Embeera emalamu amanyi
Naye topowa tugende
Topowa tutambuleeeee
Amaziga g'okaaba gakaabe
Nga bwotambuulaaaa
Kati nzijukiza gwe eyebase
Nabuli eyekubagiza muganda wange
Nkugamba situkilawo
Tulina omulimu omunene gwa
Kuzimba Uganda eyesiimisa
Abo abaliddawo
Oba tosobola kudduka wakiri
Ng'otambula oba tosobola
Kutambula wakiri ng'oyavula
Bwoba tosobola kwavula wakiri
Nga wewalula naye kyona kyekili sigala ng'omuviinga
Tewali mirembe jebagenda
Kuletera waka ku soosi yo
Oba toli mumativu osanira
Okangule ku voice yo
Sigala ku course yo naye manya
Rise yo
Tolemwa kukolerela uganda
Gwe zzimba gwangalyo
Wadde nga boss wo
Teyali wa choice yo
Gwe zzanya part yo
Kuba lino gwanga lyo
Yimuka tutambuleeeee
Embeela emalamu amaanyi
Naye topowa tugende
Topowa tutambuleeeeee
Olugendo luwanvu bwetulemelako tutuuka
Situka tutambuleeeeee
Embeera emalamu amanyi
Naye topowa tugende
Topowa tutambuleeeee
Amaziga g'okaaba gakaabe
Nga bwotambuulaaaa



Авторы: Bobi Wine


Bobi Wine - Situka
Альбом Situka
дата релиза
23-05-2016

1 Situka




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.