David Lutalo - Embwa Y'ekatwe текст песни

Текст песни Embwa Y'ekatwe - David Lutalo



Erabika yaggwa dalu eruma, tawuni ye katwe ya ntama nze, agenda yo gwerumma...
Embwa yomugagga gyeyagirundira.
Erabikayaggwa dalu eruma, tawuni ye katwe ya ntama nze, agenda yo gwerumma bagita, embwa yomugagga gyeyagirundira.
Waliyo omusajja ekatwe Samanya, yali mugagga alina nnyo esimbi, yasimba amaka kyokomya amaaso, no mukyala omuto ngo mukuumi,
Yalina buli kimu maka kirinji nga bakyala abakyusa buli kadde, nga talina kyeyegomba maama nga ddula no kuddula sebo,
Nga wadde yali omugagga bungi nnyo,
Yegomba ewaka obako ne mbwa ye, yagula akabwa nakalunda naye nga takata kuda walala,
Kati yakula yagyita naye ate etabuse, yadde mukama wayo yamukye, eruma buli agyiyise mumaaso,
Toyitira ekatwe oba nkulimba...
Samanya lumu yagyisumulula, agyiteko ewaka nayo mbu yetaye, bwe yagyita yagoba omukyala nemuluma omutwe na ma gulu, omukyala yakuba omulanga era omwami nagya amutase, emulumye olubuto ne mumaaso, aliko kikuba mukono.
Omusajja yakuba embwa omuggo, embwa ne buuka geti nga ekamye, yasibira mudala gwawali ekatwe neluma buli aliwo ohh.
Abantu bayiyizayo enkola gyebasobolera okuyita kweno embwa naye ate banakuwavu bambi enkola mbu yakabi nyo era ekoya, oyambala kabuuti ne sepewo ovulo sokisi ne gambutusi, ne webika ne face yona bwotyo tolaba gyogenda kulaga, kati omulala bwatukako mumaaso ngalaba teli kimukanga ngakyusa ovulo ne sepewo ngabisula so abigyako wali embwa emulinda...



Авторы: David Lutalo


David Lutalo - Far Away
Альбом Far Away
дата релиза
10-06-2014




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.