Eddy Kenzo - Osibye Emikisa Gyo текст песни

Текст песни Osibye Emikisa Gyo - Eddy Kenzo



Nze nakizudd′essaal'embi
Omuntu z′asaba
Naye zisobol'okumunyiga
Kub'ate Mukama y′omu
Ffenna Gwetusaba
Ate ng′atwagal'okukamala
Kati gw′olowooz'otya?
Oyagal′ofune essanyu ate munno y'akaabe
Ne Mukam′omunyiigidde
Osiby'emitaafu wen'otugubadde
Kulw′okubanga aluddew′okkuwa
Omusabye nnyo kyoka y'aluddew′okkuw'olimba
Ssebo beera, beera,beera clear
Osobole okuwangula
Obeer′omuwanguzi
(Iyeyiye)
Osobole okuwangula
Osiby'emikisa gyo
Olw′obutamanya
Olinnye mu makubo go
Olw'obutamanya
Osiby'emikisa gyo
Olw′obutamanya
Olinnye mu makubo go
Omutima gukukuba
Olw′okupakasa
N'obulamu bukuluma wenna
Owulira bubi
Ng′abakusangawo
Bakuyitako oli awo
Ddayo ku ground
Omutima ogulongoose
Ne Mukama oyo mwekwate
Lulikya lumu lwokka
Ngobulamu obuwangudde
Wekyanga ozina gudigudde
(He he oh oh byebyo mutaayi wange)
Osiby'emikisa gyo
Olw′obutamanya
Olinnye mu makubo go
Olw'obutamanya
Osiby′emikisa gyo
Olw'obutamanya
Olinnye mu makubo go
Ooooh
Aaaah
Eeeyiye
Kati toba musosoze
Toba musiguze
Toba mufitinnye (Stop criticising)
Toba musiguze
Toba musosoze
Toba mufitinnye (Soon you're gonna be a winner)
Kati nkwagaliza mirembe bwob′ oli awo oli nnonya
N′ ompaayo akalabo ng'ebyange bye′ ggambye bikoledde
Nkwagaliza mirembe bwob'oli awo oli nnonya
Akasajja k′eMasaka kambuusa
Akawaani ate nekankolera
Oh oh Kenzo eeh eeh Crouch producer
Ssebo beera,beera beera clear
Osobole okuwangula
Obeer'omuwanguzi (iyeyiye)
Osobole okuwangula
Osiby′emikisa gyo
Olw'obutamanya
Olinnye mu makubo go
Olw'obutamanya
Osiby′emikisa gyo
Olw′obutamanya
Olinnye mu makubo go
Olw'obutamanya
Osiby′emikisa gyo
Olw'obutamanya
Olinnye mu makubo go



Авторы: Inconnu Editeur, Martin Muhumuza


Eddy Kenzo - Eddy Kenzo Music
Альбом Eddy Kenzo Music
дата релиза
21-03-2017




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.