Eddy Kenzo - Ka Magnet текст песни

Текст песни Ka Magnet - Eddy Kenzo



Yenze musuuza ow′emasaka bwenkuze...
Akayimba ka basudde kenkubye
Nga nva mu big talent eyakabi
Abakyala bange mwena musembere...
Oba mwali mumanyi nsaaga olunaku lwenava e budu
Mujeko amasepewo... Super power siri cake
Ndi muntu gwotakyabuuza...
Mbu ayimbye kuki atte kati
Oyaniriza nga bwaniriza kuba nkozesa nyo sense
Yeee lwaki siyimbe... Nina bizibu ki atte kati abakazi Nina ng'anaaa
Wulira obugaga obwo...
MWe eyo jemunonyeza sente nze zanema nazisuuka
Nenjikiriza bi mama... Nebyenyini era binjulira
Haaaaa... Munambuuza mbu nfunira mu wa??
Ekyo mukibuuze banange... Bengambako nebakiriza
Leka toguyita mulugube era sagala
Onsekerere... Nze ngamba abaana abo balimu ka magnet
Kuba mbalaba nengonda...
N′esente nensasula... Abaana abo balimu ka magnet
Oyo omukazi bwanyiga... Muli owulira mu ekiruma nga si bugumu oba bwa
Naye oba toli mu mood
Oyo omukazi bwafirwa... Nebamubikira ewabwe...
Kyosokeza ko mu diiro...
Osooka kubuuza lwanada Ali mu miranga je akaaba sedume obuuza
Mbu okuziika kwadi no... Yogera ne lwonada ezo teziba mpisa tuula
Naye Ku side eyange... Omuntu eyamera ebeere setagira dala anvewano
Mbagala nyo banange anti sente ze zikyankyimaye
Nandisibye ne fence nenzijja mbatekamu nkaaga haaaaa
Olaba ne baka bandi...
Nali mbazanyisa amatatu bamala
Kunkubya mboko nembitta sikyafuguma haaaa
Mbagala nyo banange gwe sinagamba kintu
Ekyo... Teweyibaala wiiki eno nandiyitayo netukanya
Leka toguyita mulugube era sagala
Onsekerere... Nze ngamba abaana abo balimu ka magnet
Kuba mbalaba nengonda...
N'esente nensasula... Abaana abo balimu ka magnet
Kakati no banange wano obuzibu webwavude
Abakazi buli Ali awo nenfanana ye yanjawulo
Oba okyatenda ebeere...
Erye wubira mu face owakabina nave eno kolinyako neweripa
Oba okyayasamye otende...
Atte owendege yeriso najja awamatuka eside nokyamulamu Ku nsingo
Mpozi no banange nkwagadeko bya nzikiza
Teweraga mu banange olw'ensonga nga zino
Nkwegombyeko beere...
Naye nga atte eno mu face tolagika
Mu banange nyabo ba wa kissa tewejayo
Nze mukene muliira munda eno
Mu tuntu awali banange nendya Ku nyama ensiike sebusa nakola mix
Mwe ba nyabo abalya ezange sikukuluma munkuule
Nange ebiraka nterese kabulangane esente
Eky′obuyaaye mukigamba nze Naye nga ne bba mwe
Mbalaba mu bidongo eno nga banyiga nyiga ebyana
Toguyita mulugube era sagala
Onsekerere... Nze ngamba abaana abo balimu ka magnet
Kuba mbalaba nengonda...
N′esente nensasula... Abaana abo balimu ka magnet




Eddy Kenzo - Eddy Kenzo Music
Альбом Eddy Kenzo Music
дата релиза
21-03-2017




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.