John Blaq - Makanika текст песни

Текст песни Makanika - John Blaq



Yeah yeah yeah
A John Blaq bwoy bwoy
African bwoy bwoy
Andre on the Beat
Aya baasi
Amazima gwe by'okola omutima wamenya
Bwe kuba kutabula sukaali yanoga
Wangogolako yenna yenna mukoka
Me no like, me no like, gyal gyal yeah
Nyoola, nyoola akamotoka
Kambeere makanika obeere motoka
Nga we njagalira babe nkukanika
Yeah yeah yeah, nnyabo
Nyoola, nyoola akamotoka
Kambeere makanika obeere motoka
Nga we njagalira babe nkukanika
Yeah yeah yeah, nnyabo
Yadde nga nva wala
Omukwano gwo nze baby gwansika
Simanyi oba mu mutima
Naawe ky'ekyo ky'ofuna
Ky'ogere tontya, nze gwe walaba
Gwe walaba mu kirooto
Nga ndi mu mirror
N'ontereeza ettaayi
Ne nkuyita mummy
Yeggwe wekka asobola
Okukkakkanya tsunami
Omukwano gwo gwa alaali, walaayi
Bakutunulako bagonda bakirimaanyi
Tell me what you really want
Tukikole ku sande oba ku mande
Girl tell me what you really want
Nkulabe ku sande oba ku mande
Related: Obubadi Lyrics John Blaq
Kati no nyingira mu byengera
Ng'ayingira akamotoka
Nkukanika mpolampola
Nkukuba matatu
Girl you know me really wanna
Be with you everyday
Nga tewali na bireekaana
Girl you know me really wanna
Be with you everyday
Nga tewali ba tu calling-a
Laavu yo tomato binyuma
Nga tewali alemera mu mulyango
Okwagala ennyo nawulira
Mbu guba musango
Kikusigalako kikulemera mu bwongo, eh eh
Tonkuba mugongo leka tubibyemu
Bwe nnyingiza ekisumuluzo onnyimbiremu
Amazima nkwagala ebitono n'ebinene
Mi sweet sweet sweet sweet banana na-na
Bw'oba osobola okumwenya n'era kikola
Abacookoozi ng'emitima gibaluma



Авторы: John Kasadha


John Blaq - Makanika
Альбом Makanika
дата релиза
03-05-2019




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.