Rema - Kilungi текст песни

Текст песни Kilungi - 레마



Aliwa Oyo ambudabuda obutawera
Yamanya yeka ella
Yamanyi bwensula byoona
Ekinsanyusa ampa ekitibwa
Buli kimu kyakola wamanyi
Nekinsanyusa takola bampane
Omukwano omunji ng′ogwo
Yemulungi ansana nzee
Buli kilungi kyenkola
Mba nkikolera gwe
Nabuli kilungi kyokola
Ella oba okikola ku lwange
Buli kilungi kyenkola
Mba nkikolera gwe
Nabuli kilungi kyokola
Ella oba okikola ku lwange
Nkusaba onekumire
Tombusabusa onesige
Ebitwawula obyekengere
Ooh! ooh!
Byo byewale
Omukwano wegutyo
Gubamu obuwonvu
Kasita omanya nti bwegutyo
Awo ebilungi mwebivaa
Omukwano omungi ng'ogwo
Yemulungi ansana nzee
Buli kilungi kyenkola
Mba nkikolera gwe
Nabuli kilungi kyokola
Ella oba okikola ku lwange
Buli kilungi kyenkola
Mba nkikolera gwe
Nabuli kilungi kyokola
Ella oba okikola ku lwange
Buli byonkolera nsiima
Ooh! Mukwano nsiima
Ella telibayo akusinga
Yegwe eyantwalaa aah!
Ebirala mpulira biwulire
Nga bogera
Naye Nze manyii
Byoona ebirungi byonkoledde
Ella byonkolera
Buli kilungi kyenkola
Mba nkikolera gwe
Nabuli kilungi kyokola
Ella oba okikola ku lwange
Buli kilungi kyenkola
Mba nkikolera gwe
Nabuli kilungi kyokola
Ella oba okikola ku lwange
Buli kilungi kyenkola
Mba nkikolera gwe
Nabuli kilungi kyokola
Ella oba okikola ku lwange
Buli kilungi kyenkola
Mba nkikolera gwe
Nabuli kilungi kyokola
Ella oba okikola ku lwange
Nkusaba onekumire
Ooh! onesige
Ebitwawula byekengere
Ooh! byewale
Ooh! ooh!



Авторы: Rema


Rema - Yo Sweet
Альбом Yo Sweet
дата релиза
01-01-2016




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.