Rema - Akaliro текст песни

Текст песни Akaliro - 레마



Single: Akaliro
Artist: Rema Namakula
Lyrics by mp3jaja.com
Mukwano
Kulika Jobadde
Kulikayo
Omwagalwa
Okuva kumakya
Siteledde
Ddi wo'natukila wano
Yebale Mukama kotuuse
N'otuzi tutuno
Wano wano
Tubadde mu kyeya
Okuva lwewavaawo
Nempotooka
Ye,
Nebaseka
Nebanjeya
Mbu aliwa anfukilile
Eyali asalila
Ela
Wemba nakuyisa bubi
Ku luli
Munange sasira
Ela,
Ttula ndayila kuluno
Ebyekitto sibidila
Jila,
Onyambeko okugata obutti
Tukume akaliro kanooo
Kuba,
Akaliro,
Akaliro
Akaliro Mwatu
Akaliro
Munange
Tetukazikiza
Akaliro
Mumpewo
Obba mutuntu
Akaliro
Nga kutumulisiza
Mu nzikiza
Akaliro,
Akaliro
Akaliro Mama
Akaliro
Bwekayitilila
Manya kokya
Akaliro
Naye ate bwetutuka
Mu nzikiza
Akaliro
Kakume
Tetukazikiza
Tuwalila Walila Kko
Ababili tetulila
Ekyejo kyaki
Nga munda mu mutiima
Buli wotuuka ng'ozze wano
Amaso Po Po
Akaliro kekamulisa
Netugala edinisa
Netusumulula obukondo
Akaliro
Ffe babiri
Ffeka munda eyo
Akaliro
Mukwano
Obe wano wendi
Akaliro
Mumpewo obba munzikiza
Akaliro
Ffe bbabiri
Tetuffa kubaali
Akaliro
Munange, wulira taata
Akaliro
Nze nawe bali baveeko
Akaliro,
Akaliro
Akaliro Mwatu
Akaliro
Munange
Tetukazikiza
Akaliro
Mumpewo
Obba mutuntu
Akaliro
Nga kutumulisiza
Mu nzikiza
Akaliro,
Akaliro
Akaliro Mama
Akaliro
Bwekayitilila
Manya kokya
Akaliro
Naye ate bwetutuka
Mu nzikiza
Akaliro
Kakume
Tetukazikiza
Kanyumira batesa
Bwoba nengero
Sumulula
Awo ne bwetukesa
Otulo nenjala
Nyabo bibula
Tekalabika lwa bwaavu
Ate bwezijja,
Munange nekabula
Vvuga,
Jetulaga tunatuuka
N'abo abasekka
B'ana silika
Ow'omela empafu ki
Bugumilize N'abugumikiliza
Kasta Okiliza
Ela,
Wemba nakuyisa bubi kululi
Munange sasila
Guma,
Guma tula
Ndayila ku luno
N'ebigambo sili biwulira
Jira,
Onyambeko wano
Tukume akaliro kaffe
Tuve mu butiti
Ssebo
Akaliro,
Eyi Yi
Ye Ye
Akaliro
Wu Wu Wu
Wu Huuu
Akaliro
Akaliroooo
Akaliro
Eh He
Hee Hee
Akaliro,
Eyi Yi
Ye Ye
Akaliro
Wu Wu Wu
Wu Huuu
Akaliroooo
Akaliro
Eh He
Hee Hee
Akaliro



Авторы: Rema


Rema - Yo Sweet
Альбом Yo Sweet
дата релиза
01-01-2016




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.