Lyrics

Munange nondekawo mba nsigadde mubanga (bambi manya)
Gwe muntu gwemalirako endowooza n'omutima gwange (weka!)
Nondekawo oh oh, mbasigade mubanga (bambi manya)
Gwe muntu gwemalirako endowooza n'omutima gwange (weka!)
Bambi Tovawooo, tondekangaaa
Ndabye nekyegyegyo mpambatiranga
Waliwo omukwano lwegumpitamu
Bwoba toliwano nyongobera
Naye Bwoba Wendi megereramu
Tovanga Wendi njakuzirika
Munange maama nebwembuzabuza amaziga gongera kufukumuka
Nebwendoowoza nti Bakututeko
Nze era emere enema okumira
Kale mburirako byoyagala
Guno omukwano gweninawo
Njagala nkuwe nga sematira
Otwale nebwomalawo
Munange nondekawo mba nsigadde mubanga (bambi manya)
Gwe muntu gwemalirako endowooza n'omutima gwange (weka!)
Nondekawo oh oh, mbasigade mubanga (bambi manya)
Gwe muntu gwemalirako endowooza n'omutima gwange (weka!)
Mukwano gwange manya
Sirina ampumuliza
Ku mwoyo era bwolivawo ndifabufi munange!
Gwe gwendowoozako, yegwe amumbirira
Nga mpurira nkwagala nyo, nkoletya banange
Nze love yo gyenina, buli kadde nyogerako
Era sirikurekerera nesiga kinange
Nkwatako, oh oh, oh
Mpulira ngenda kugwa
Ngambako nti oba onjagalanyo olinga nze
Bwobawano, oh oh, oh
Mpulira mpomerera
Bwovawano oh oh
Mpungamu mba nga nte
Nebajanga bangi nembambuza
Nga naye nasimba emirandira
Sibawa nabuude mbagoba mubwangu tebavako kalunsambulira
Munange nondekawo mba nsigadde mubanga (bambi manya)
Gwe muntu gwemalirako endowooza n'omutima gwange (weka!)
Nondekawo oh oh, mbasigade mubanga (bambi manya)
Gwe muntu gwemalirako endowooza n'omutima gwange
Teri bwova wendi ngamatide, patta oleka nkutuffu
Mbera nempolokota kolokota nga mumpale omuli ensanafu
Bambi tonjiwanga, nze gwe gwendiko
Gold n'amasanga, byona bya kito
Nebwempalapalanya, ndikumutego gwo nyabo ondide
Akutunurira gwe mpalana, temukanula maaso tender yange
Kati mwenyezako, bakontole emimiro
Jangu wano nderaako, basongole emimwa
Lwolindekawo obwo bubba butwa siriwona ndiba mpedde
Bwendisimattuka ekyokufa, siriddira mukwano ndiba ntadde (ooh ooh)
Munange nondekawo mba nsigadde mubanga (bambi manya)
Gwe muntu gwemalirako endowooza n'omutima gwange (weka!)
Nondekawo oh oh, mbasigade mubanga (bambi manya)
Gwe muntu gwemalirako endowooza n'omutima gwange (weka!)

Writer(s): David Lutalo

David Lutalo - So Nice
Album So Nice
date of release
07-08-2019

1   So Nice
2   Akalaboko (feat. Coolerman)
3   Akantu
4   Amaaso Abiri
5   Amataala (feat. Jb Byekwas)
6   Asimini (feat. Sunami)
7   Azalidwa
8   Batusosola
9   Byaduniya
10   Damulila
11   Birthday
12   Eat Zote
13   Grace
14   Guluma Yaguza
15   Gunsitula
16   Yesu Mukama
17   Yegwe Lutalo
18   Yamba
19   Yamanyi
20   Wololo
21   Gwenjagala (feat. Olisha M)
22   Hellena (feat. Mozey Radio)
23   I Can See (feat. Bebe Cool)
24   I Love You
25   Janjaba
26   Juliana
27   Kampumule
28   Kangende (feat. J.B.)
29   Kanwane
30   Kapapaala
31   Katonda Wange
32   Kowa Emikwano
33   Kwasa
34   Manya
35   Mapenzi
36   Omuntu
37   Okutte Wagumu
38   Obadde Ludawa
39   Number Yo (feat. Rhema)
40   Nsazewo (feat. Badru)
41   Nkwagalira Ddala
42   Nguwe (feat. Chris Evans)
43   Ndaira (feat. Brown Nigerz)
44   Nantavuganyizibwa
45   Nandikulese Mukyalo
46   Nakusiima
47   Mubi Bubi (feat. Maro)
48   Money (feat. Gravity Omutujju)
49   Mbuulira
50   Mayiloo
51   Onsanula
52   Onyonyogera
53   Woowe (feat. Os Suna)
54   Preety (feat. Washing Ton Magi)
55   Sabulula
56   Salawo Komawo
57   Sweet
58   Tewali (feat. Pr Wilson Bugembe)
59   Tolingiliza (feat. Gravity)
60   Town Ye Katwe
61   Twala Byange (feat. Grace Nakimera)
62   Twenenye (feat. Cooler Man)
63   Ujuwe
64   Wa Jetugenda
65   Tugende
66   Ensi

Attention! Feel free to leave feedback.
Loading
Loading