David Lutalo - Kapapaala Lyrics

Lyrics Kapapaala - David Lutalo




Oh maama
Oh maama
Kambenga wooli
Oh maama aah!!
Nkukube embaga mbenga naawe
Neleero nsazewo nkutwaale
Omulungi asinga empisa
Andabilila bwemba sefuna
Mubemanyi abasinga ecolour ah
Baleke kati bogele
Owomumwa omugambaki gwotaja kussala ah
Honey nkwagala naye
Abemimwa balinga njuki
Betala balemese
Ffe tugume tuleme obatya nga
Nkwagala
Sili kwetamwa maama
Nawe era tonetamwanga
Nga ompita daddy geosteady
Nga nange nkuyita my lover aah
Laba atambula nga azzina
Akabina kagenda kapapala
Kaleke ojja kunzisa nze
Kilina face elinga enazibwa amata
Kili kyalaba ahah
Akabina kagenda kapapala (oh maama)
Kilina face elinga enazibwa amata
Kili kyalaba nono
Akabina kagenda kapapala
Nze simanyi nakyakukola maama
Gujila neguntujja ne sebaka
Omutima guba guluma
Naddala nga gwoyagala tonaba mugamba
Kati ntuse okuba nga nawe
Gwe gwemanyi abasinga ecolour
Alina entunula eyegombesa maama
Asseka nesebaka waka
Katino mama tebakwediza
Begomba buli kyolina figure mpya
Abedda Tebafuna ziti
Nga nabano ndaba obansinga
Laba bweluseka lwamaala
Bwosembula empindi egenda nga yekyanga
Silikola nsobi kita nze
Kilina face elinga enazibwa amata
Kili kyalaba ahah
Akabina kagenda kapapala (oh maama)
Kilina face elinga enazibwa amata
Kili kyalaba nono
Akabina kagenda kapapala
Kaleke ojja kunzisa nze
Kilina face elinga enazibwa amata
Kili kyalaba ahah
Akabina kagenda kapapala (oh maama)
Kilina face elinga enazibwa amata
Kili kyalaba nono
Akabina kagenda kapapala




David Lutalo - So Nice
Album So Nice
date of release
07-08-2019

1 So Nice
2 Akalaboko (feat. Coolerman)
3 Akantu
4 Amaaso Abiri
5 Amataala (feat. Jb Byekwas)
6 Asimini (feat. Sunami)
7 Azalidwa
8 Batusosola
9 Byaduniya
10 Damulila
11 Birthday
12 Eat Zote
13 Grace
14 Guluma Yaguza
15 Gunsitula
16 Yesu Mukama
17 Yegwe Lutalo
18 Yamba
19 Yamanyi
20 Wololo
21 Gwenjagala (feat. Olisha M)
22 Hellena (feat. Mozey Radio)
23 I Can See (feat. Bebe Cool)
24 I Love You
25 Janjaba
26 Juliana
27 Kampumule
28 Kangende (feat. J.B.)
29 Kanwane
30 Kapapaala
31 Katonda Wange
32 Kowa Emikwano
33 Kwasa
34 Manya
35 Mapenzi
36 Omuntu
37 Okutte Wagumu
38 Obadde Ludawa
39 Number Yo (feat. Rhema)
40 Nsazewo (feat. Badru)
41 Nkwagalira Ddala
42 Nguwe (feat. Chris Evans)
43 Ndaira (feat. Brown Nigerz)
44 Nantavuganyizibwa
45 Nandikulese Mukyalo
46 Nakusiima
47 Mubi Bubi (feat. Maro)
48 Money (feat. Gravity Omutujju)
49 Mbuulira
50 Mayiloo
51 Onsanula
52 Onyonyogera
53 Woowe (feat. Os Suna)
54 Preety (feat. Washing Ton Magi)
55 Sabulula
56 Salawo Komawo
57 Sweet
58 Tewali (feat. Pr Wilson Bugembe)
59 Tolingiliza (feat. Gravity)
60 Town Ye Katwe
61 Twala Byange (feat. Grace Nakimera)
62 Twenenye (feat. Cooler Man)
63 Ujuwe
64 Wa Jetugenda
65 Tugende
66 Ensi




Attention! Feel free to leave feedback.
//}