David Lutalo - Mukama Katonda Lyrics

Lyrics Mukama Katonda - David Lutalo



Ebizibu bwebija nebwewaba
Nga waliwo obuyinike, mpita katonda wange
Nina anwanira, atalina kiso kyatya, hmmmmm
Ononkolaki nga nina asinga amaanyi asinga amanyi
Katonda(mpita katonda wange) is my defender, bwewaba anumba gwempita
Mungu mpa amanyi ayi katonda owooo,
Luno olutalo lwendimu nkwetaaga okumpanirira mukama
Sitaani akute ekanisa agiyuuyayuuya oooooo
Bali mu maasoge bafukamidde,
Bakuba mavvi bakwerabidde, ebirowoozo bibali ku buggagga bwoka
Obutalina faida yadde
Abamu gyebajja obuggagga wabuzabuza naye,
Nze njagala bubwo ayi katonda sitaani tajja kunfukamiza



Writer(s): David Lutalo


David Lutalo - Batusosola
Album Batusosola
date of release
22-06-2016




Attention! Feel free to leave feedback.