Fik Fameica - Mutuwulira Lyrics

Lyrics Mutuwulira - Fik Fameica



Yeah
Fik Fameica, inhi!
Nessim pan production
Gwe! Blackmen town
Fire
Twokya
Gwe!
Abawomerwa luga mbasaba musimbe enyiriri
Abanazinazina jubber anti mwe muve mubuliri
Musulemu obuvazzi twesange mukyikiri
Obwongo bwesera buteta, bukirako esigiri
Sifunangako challenger yadde ansula amaliri
Nze Ssabasaja wa luga era mbayo mu lubiri
Obwama bwona bwagala ffe kuba tunyirila emibiri
Ba-rapper bubakeredde tuuze bateka mukaburi
Ekyokulwanyisa bwongo twasoma tetukozesa kibuli
Ndi nzalwa ye city wakati Kawempe ne Kiburi
Kyova olaba akazannyo kange anti mbazinisa ku ntoli
Tobuza myaka jjenina omupira ntade mu kituri
Untouchable
Untouchable
Yeah
Mpomesa luga ebirungo mubiwulira? (Eh)
Abaana ba ghetto obusungu mutuwulira? (Eh)
Uptown, downtown mutuwulira? (Eh)
Time to shine me no care what dem (Eh)
Yeah! Mpomesa luga ebirungo mubiwulira? (Eh)
Abaana ba ghetto obusungu mutuwulira? (Eh)
Uptown, downtown mutuwulira? (Eh)
Time to shine me no care what dem
Webituse mumbowa anti silina competitor
Temunerigyamu manyi okugata enyukuta
Byenkola sibyakuno nava ku planet Jupiter
Bikula olunyiriri luga mbasomere chapter
Tekayo omwoyo nkusabire emikisa ndi Pastor
Kyenkola sikyangu style Luga flow ndi master
Nfo nagyefuze! Siri mu-babylon ndi mu-rasta
I'm wanted bantimbyetimbye ku buli poster
Kyov'olaba nfata, munyongere enyota
Sagala bampita, ekiganye ng'ompita
Nziluka nga chitter, bawedde!
Gwe! Anti nze nkumye piiki
Sente nzizanyisa nga akyanga empiiki
Basexy mbaki, bekyanga nga enjuki
Hood freed catching every week I'm getting richer
Untouchable
Untouchable
Yeah
Mpomesa luga ebirungo mubiwulira? (Eh)
Abaana ba ghetto obusungu mutuwulira? (Eh)
Uptown, downtown mutuwulira? (Eh)
Time to shine me no care what dem (Eh)
Yeah! Mpomesa luga ebirungo mubiwulira? (Eh)
Abaana ba ghetto obusungu mutuwulira? (Eh)
Uptown, downtown mutuwulira? (Eh)
Time to shine me no care what dem
Inhi! Munange byakyuse!
Abaazi bemisango kati bona balokose
Ababadde abaato jjo jjuzi wano twakuze
Tugyoga Kampala anti ne ebikumba twaguze
Mulembe gwakikumba labayo oli wanyumye
Tubere bampisa wetondere oyo gwovumye
Okwezoleya ebyo byakidongo kati byantamye
Nessim! Ekigoma kati kagunde
Ba-rapper abasigade kenzize ka munvunde
Nsaga manyi mukola temutudde
One love ba blood manyi gyemuvude
Nzinze kutereza ebyo byona ebyali byasoba
Tuli bato naye ekilungi ffena twasoma
Tubakuba ama-rap, bakuyita Kwasama
Bwetunakikuba nga bagamba abo baloga
Manyi ga kitone yensonga lwaki twevuga
Tusula bweru emyaka gyejjo kati twevuga
Untouchable
Untouchable
Yeah
Mpomesa luga ebirungo mubiwulira? (Eh)
Abaana ba ghetto obusungu mutuwulira? (Eh)
Uptown, downtown mutuwulira? (Eh)
Time to shine me no care what dem (Eh)
Yeah! Mpomesa luga ebirungo mubiwulira? (Eh)
Abaana ba ghetto obusungu mutuwulira? (Eh)
Uptown, downtown mutuwulira? (Eh)
Time to shine me no care what dem




Fik Fameica - Skonto
Album Skonto
date of release
05-10-2018




Attention! Feel free to leave feedback.