Rema Namakula - Deep in Love Lyrics

Lyrics Deep in Love - Rema Namakula



Love, give me your love
Lover, make me your lover
Obudde bwebuziba
Nange olwo nesanyuka
Owomukwano mba manyi
Nti anatela okudda
Eey bwab'akooye mukwatako, nemuwembejja
Bwab'ewange abamugumu mujjakukiliza
Njakuba omuyayye
Bwab'omuyayye
Njakubeera mukyala doctor
Bwanabanga doctor
Tweyagala ffeka ffeka
Atatwagala akimire
Twesanyusa ffeka ffeka
Bwoba totwagala bireeke
Deep in love, am deep in love
Nebwojja nebimuli nga byaggolo
Deep in love, am deep in love
Love yono tekyagenda
Deep in love, am deep in love
Nebwoba no lubiri mubwegula
Deep in love, am deep in love
Nze nkabeere nonno sikyatomera
Omukwano gubba gwababiri
Abasattu basattulula
Bwoba olina nze
Wesigge nze, ela kwesigge
Eh! Bagamba yakugamba
Baby! Towuliriza byebakugamba
Ssekalulottela bobalimukulotta
Ffe tugenda mumaso
Ahh. bamidomo midomo tubadewa
Ehhh. baby njagaza super glue tubatungeko
Gunn'omukwano gwekiba kidongo
Abadongo kusuula mungato
Gano amampezi sigamuzanyo
Nabakadde mbalaba mukazanyo
Teli amwenkana
Teli tewali eyo atwenkana
Eh!
(Repeat intro)




Rema Namakula - Lean on Me
Album Lean on Me
date of release
22-06-2016



Attention! Feel free to leave feedback.