Sheebah - Nalwawo Lyrics

Lyrics Nalwawo - Sheebah



Leeta nange ndeete
Njagala nkube nga akuba
Leeta nange ndeete eh
Mwaana queen Sheebah wenkuba
Naawe eyo nga akuba
Nessimu negoma nga akuba eh
Murder eh
Nasooka kubonga ne muganda wo
Njagala kutuukabo eyo joosula
Njagala kumanya ki kyokola
Njagala kumanya kyooyoga nkuleetere
Nkuleetere njagala nkweesooke
Nkutwaale ewaffe nkweekwekeree
Njagala nkwaagale wekka wekka
Nange onjagale nzekka a
Lwaki okweka face
Nga ate omanyi wankubako ako ka face
Lwaaki oyagala defence
Baibe njagala obeewo gwe beera defеnce
Nalwaawo okusanga
Nalwaawo ebilunji obiggamba
Nalwaawo mukwaano okkuwaanaaa
Nalwa na wooooo
Nalwaawo n okusaanga
Nalwa na wooooo
Nalwa na wo ebintu byo byanyonoona
Nalwa na wooooo
Nalwa na wo nalwaawo nayе nze ndiwo
Nalwa na wooooo
Wadde nalwaawo naye tonsuula wo o
Nalwa na wooooo



Writer(s): Sheebah


Sheebah - Samali
Album Samali
date of release
10-08-2020




Attention! Feel free to leave feedback.