Ykee Benda - Singa Lyrics

Lyrics Singa - Ykee Benda



Ykee benda
Singa gwe yali omusana ogwakanga
Singa gweyali enkubeye tonyanga
Ye singa gweyali empewo eyo ekuntanga singa nze nesiimye
Singa gweyali omusana ogwakanga
Singa gweyali enkubeye tonyanga
Ye singa gweyali empewo eyo ekuntanga singa nze nesiimye
Singa ensi Yona eno twaliko feka
Singa bulikalungi nze nkakukwasa
Singa egulu lyegula gwenolaba essala zempayo kululwo malaika
Gwemanya nemubile mubanga ntuuka
Gwe bwongamba nze wuwo era basinga
Buli gyempita ngandinawe nzimba zimba kyovolaba nekifuba oluusi kiluma
Singa singa gwe singa ehh ehh
Singa singa gwe singa ehh ehh
Singa gweyali omusana ogwakanga
Singa gweyali enkubeye tonyanga
Ye singa gweyali empewo eyo ekuntanga singa nze nesiimye
Singa gweyali omusana ogwakanga
Singa gweyali enkubeye tonyanga
Ye singa gweyali empewo eyo ekuntanga singa nze nesiimye
Maaso taala bona gwobasinga
Mulissa eno munda omwange mwotuula
Kimuli my flower kulembera bwetukumba
Mukwano ensonga nemunzikiza tabula
Kyovolaba bilungi nze nkwagala na mubungi
Omusana ogwo ogwaka oba enkube eyo etonya
Era ddala bilungi nze nkwesiga
Namubingi kugwe omulungi kwenzimbidde omusingi
(Jazz symphony)
Singa singa gwe singa ehh ehh
Singa gwe yali omusana ogwakanga
Singa gweyali enkubeye tonyanga
Ye singa gweyali empewo eyo ekuntanga singa nze nesiimye
Singa gwe yali omusana ogwakanga
Singa gweyali enkubeye tonyanga
Ye singa gweyali empewo eyo ekuntanga singa nze nesiimye



Writer(s): Ykee Benda


Ykee Benda - Kireka Boy
Album Kireka Boy
date of release
03-12-2017




Attention! Feel free to leave feedback.