Aziz Azion - Nkumila Omukwano paroles de chanson

paroles de chanson Nkumila Omukwano - Aziz Azion

Nze nkulinze nobula, mukwano gwange nga sikulaba
Okuva bwewandeka wanno, obulamu bwange tebweyagala
Ago amasimu nenkuba, onzikkakanye nga sikufuna
Mumutima nenyolwa, omwagala wange bamuntunte ko
Kubulungo bwoliko, gyoyita osatizza nkumu
Wobeera tonadda, obulamu bwange tebweyagala
Nkumil'omukwano, honey nange nkwekumire
Nkumil'omukwano mama, mpulira mbule okwejussa
Wadde abalabe eyo bangyi, abakulimbalimba bo sibesigwa
Nitunziye mapenzi baby, ukinitunzia usije kujuta
Najua unaona wengi lakini wote sio wa kweli
Tolowoza nti bulimba, mwana wattu nga wa sesera
Wandag'omukwano, ogwekimemete nenzigwamu
Omukwano bwegutyo, okwagal'omuntu guba mutima
Abamu betulab'eyo, bwayagal'omuntu aba tamwagala
Afakimu kukumanya, nga bwewatondwa nga gwe tomulaba
Nze nzijja mwabo, love yange yo yalubelera...
Nkumil'omukwano mama, mpulira mbule okwejussa
Wadde abalabe eyo bangyi, abakulimbalimba bo sibesigwa
Nitunziye mapenzi baby, ukinitunzia usije kujuta
Najua unaona wengi lakini wote sio wa kweli
Wobula wendi ntabuka ntawa, nendowoza ku gayaye agakutwala
Nsubiza bambi toliba mubanda, nobuuka wo nago negakutwala
Wampagula mukwano labayo, lwesiri nawe siberamu ndasi
Oli mulungi osanide, empisa zo zisaana nze, katino tambula obasalize
Abateesi kibanugune, abasubira okutwawula baabi...
Sogea mpenzi, yeah... yeah...
Yegwe wange, yeah... yeah...
Sogea mpenzi, yeah... yeah...
Yegwe wange, yeah... yeah...
Nkumil'omukwano mama, mpulira mbule okwejussa
Wadde abalabe eyo bangyi, abakulimbalimba bo sibesigwa
Nitunziye mapenzi baby, ukinitunzia usije kujuta
Najua unaona wengi lakini wote sio wa kweli
Nkumil'omukwano mama, mpulira mbule okwejussa
Wadde abalabe eyo bangyi, abakulimbalimba bo sibesigwa
Nitunziye mapenzi baby, ukinitunzia usije kujuta
Najua unaona wengi lakini wote sio wa kweli

Aziz Azion - Full Package
Album Full Package
date de sortie
22-06-2016

Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.