Maurice Kirya - Munonde paroles de chanson

paroles de chanson Munonde - Maurice Kirya



Nsaba munonde abange ab′ekisa
Nsaba munonde nze nina ebipya
Nsaba munonde, male mbalimbe: nzirye
Nsaba munonde akabbasa kakano
Nsaba munonde teka enkikumu
Nsaba munonde male mbalimbe: nteme
Twelabira nyo ebyafaayo
Tuli banafu, emitwe minafu
Twagala galiwo
Eby'enkya tunabiraba
Bwekiri, bwekiriba
Nsaba munonde abaffa bapapa
Nsaba munonde namwe abataasoma
Nsaba munonde, male mbazunze: mbule
Nsaba munonde akayimba kakano
Muwulira Bikuba
Amattu mafutuffu
Nsaba munonde
Male mbaswaze; nseke
Twelabira nyo ebyafaayo
Tuli banafu, emitwe minafu
Twagala galiwo
Eb′yenkya tunabiraba
Bwekiri, bwekiriba
Ahhh nedda
Sinalya nsimbi
Ssebbutobbuto emabega
Yalidde nsimbi
Ehhhh
Yalidde nsimbi... yalidde nsimbi
Yalidde nsimbi
Ahhh nedda
Sinalya nsimbi
Ssebbutobbuto emabega
Yalidde nsimbi oyo... yalidde nsimbi oyo
Yalidde nsimbi oyo
Yalidde nsimbi oyo... yalidde nsimbi oyo
Abasibi ba mataayi abo
Abasibi ba masuuti abo
Ohhhh
Yalidde nsimbi... yalidde nsimbi
Ahh nedda sinalya nsimbi
Ssebbutobbuto emabega yalidde nsimbi
Babali, wuuli, babali
Wuuyo
Sinze
Yalidde nsimbi
Ahh nedda
Sinalya nsimbi
Ssebbutobbuto emabega yalidde nsimbi
Yalidde nsimbi
Yalidde nsimbi
Ahh nedda
Sinalya nsimbi
Ssebbutobbuto emabega yalidde nsimbi
Yalidde nsimbi
Yalidde nsimbi...



Writer(s): Maurice Kirya


Maurice Kirya - Beyond Myself
Album Beyond Myself
date de sortie
20-09-2019




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.