Rema - Kukaliba paroles de chanson

paroles de chanson Kukaliba - Rema



Naye omukwano gusingako kw'ebyo,
Kuba akafaananyi mu kubo gyoyita,
Nga abagalana batambudde ko babiri,
Naye gwe oli bwomu oti,
Teri yadde akusiyaako oba ki,
Nogeezako weyogerako ohh
Nga bakuyitako buyisi,
Eyo mukilo n'olumwa ottulo,
Olwokuba nga gwe tolina akuuma,
Oluusi nosula enjala, kamele notolya,
Olwokuba nga gwe tolina abiita
Omulala nageezako yekuba mu mawulire
Alabe oba anafunayo aganza
Abamu nebafunayo abalala bisalilayo ohh ogwo gwe mukwano
Bali nkululila ku kaliba nawe mukwano
Bali nkululila ku kaliba nawe
Nkululila ku kaliba yeah yeah aha
Bali nkululila ku kaliba nawe
Gunno omukwano gwabuwangazi
Ela paka bukadde baby
Bali nkululila ku kaliba nawe mukwano
Bali nkululila ku kaliba nawe
Gwengenda okukulaga oh baby
Atte ebanga lyona mbele naawe
Nebweliba mbeera ki nze silikyusa
Kale boogere naye nze manyi
Lino ekubbo lyenkutte ddungi
Naba lokeezi kati mukimanye
Nti bibasazze mwattu
Honey ba mugumu ye gwe gwenjagala
Tebulikya nenkyusa omutima
Kano amwenyumwenyu kenina ku matama
Nako nkafuna nga ozeeko wendi
Ohhh ooohh oohhhh
Bali nkululila ku kaliba nawe mukwano
Bali nkululila ku kaliba nawe ehh yeah
Nkululila ku kaliba yeah yeah aha
Bali nkululila ku kaliba nawe
Gunno omukwano gwabuwangazi
Ela paka bukadde baby
Bali nkululila ku kaliba nawe mukwano
Bali nkululila ku kaliba nawe ehh yeah
Oli kyatika nkukwata mpola
Si kw'obyo obulungi bwo
Oli kitundu ku bulamu byange
Eeeeehhhhh... ehhhh
Bali nkululila ku kaliba nawe mukwano
(Ku kaliba ah aahh)
Bali nkululila ku kaliba nawe ehh yeah ah
Nkululila ku kaliba yeah yeah aha
(Ho ooh ohh)
Bali nkululila ku kaliba nawe
Gunno omukwano gwabuwangazi
Ela paka bukadde baby
(Gwabuwangazi eeh yeah)
Bali nkululila ku kaliba nawe mukwano
Bali nkululila ku kaliba nawe ehh yeah
Gunno omukwano gwabuwangazi
Ela paka bukadde baby
Bali nkululila ku kaliba nawe mukwano
Bali nkululila ku kaliba nawe ehh yeah



Writer(s): rema


Rema - Atuuse
Album Atuuse
date de sortie
23-03-2015




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.