Sheebah - Wadawa paroles de chanson

paroles de chanson Wadawa - Sheebah



Tns baiby (don′t cry huh) nessim! Chosen
Listen anha
Kampala elabika yakulema wagenda mbarara kati oli eyo...
Story zo zantama mwana gwe wankubyanga stress.
Kankunyumize story zetuyitamu film zomukwanoo zetuzanya. film star laba bweyakafilamu nga neka cinema tekanagwa
Wagenda olayila wagenda olwaana nti ofunye asinga nze. Nemikwano gyo ogamba koofunye asinga wakili onsembya.
Anha
Zikusooka nezitakuva mabega nze nawona ebinstressinga Please! Tonkooya tombeepinga gwenafuna ta ncheatinga.
Waddawa.waddawa gwesikyetaaga
Waddawa mbuuza waddawa gwesikyegomba
Waddawa Ex waddawa jangu olabe bwenyumirwa
Waddawa mbuuza waddawa jangu olabe bwenjooga.
Nagonda nnyo wakaluba nyo
Wayogela nyo nasilika nyo
Wanumya nyo nakaaba nyo
Waseka nyo wattikka nyo.(nyo nyo ebinnyo nyo)
Kati natuuka tompa stress nakoowa
Eyo love abatubba mumpe space nakoowa
Gwenafuna you know mi giving lovin (mbakuba baloba)
Na better lovin. Love yoono teli ndala yempuunzaaaa. (Nessim pan production)
Kankunyumize story zetuyitamu film zomukwano zetuzanya film star laba bweyakafilamu nganeka cinema tekanagwa.
Anha zikusooka nezitakuva mabega nze nawona ebinsteessinga Please! Tonkooya tombeepinga.gwenafuna ta ncheatinga
Wulila nagonda nyo wakaluba nyo.
Wayogelanyo nasilika nyo
Wanumyannyo nakaaba nyo
Kyakugwaana chaana gwe
Nyo nyo ebbinnyo nyo.
Till fade
Ebinyo nnyo
Oh da da
About this ex ex lover
Chosen blood nessim
We got a feeling
Twookya... kya.




Sheebah - Nkwatako
Album Nkwatako
date de sortie
02-09-2016




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.