Aziz Azion - Musabe текст песни

Текст песни Musabe - Aziz Azion



Oooouuh eyeh
Obulamu bunyiga
Nadala nga otambulira munsi y'okutya, eeeh
Tewali kye wegasa anti buli kade oba mu kweralikirira, eeeh
Togwamu suubi, yade
Abakuwalana eyo banji.iiih
Bakwase Ye gy'ali,
Kasita ofuba oku mwesiga tali ku suula... aaaahh
[Njagala ogume Katonda omusabe
Mirembe n'ennaku y'ali beera wo
Yadde ng'olina abalabe abakuwalana, bakwase Mukama
Ojja ku malako... x2]
N'abo b'olaba be wesimisa manya [ba yitako gy'oli... x2]
Abo b'olaba abali mu mirembe [babeerako nga gwe... x2]
Kati fuba kimu ku mwesiga.ooah
Ebi kuluma anabiwumuza.ooah
Akola ne byotasubiira, Mukama
Mukama mwekate
[Njagala ogume Katond'omusabe
Mirembe n'ennaku y'ali beera wo
Yadde ng'olina abalabe abakuwalana, bakwase Mukama
Ojja ku malako... x2]
Nze wansumulula gye nali nasibibwa Wanzijjukira Mukama
Aba nwanisa Wa banswaliza
Wa nsitula Kabaka ...
Nnakuyimbira nga, Gwe wanzijjukira Mukama
Nna kuyimusa nga gw'anwanira entalo., ouuh
Njagala ogume [ogume] Katonda omusabe
Mirembe n'ennaku y'ali beera wo
Yadde ng'olina abalabe abakuwalana, [banji... iiih]
Bakwase Mukama
Ojja ku malako,
Njagala ogume Katonda omusabe
Mirembe n'ennaku y'ali beera wo
Yadde ng'olina abalabe abakuwalana
Bakwase Mukama
Ojja kumalako[oouh].
Njagala ogume[ogume]Katonda omusabe
Mirembe n'ennaku y'li beera wo
Yadde ng'olina abalabe abakuwalana[olina]bakwase mukama
Ojja ku malako
Njagala ogume Katonda omusabe
Mirembe n'ennaku y'ali beera wo
Yadde ng'olina abalabe abakuwalana bakwase Mukama
Ojja ku malako
Yatuwa obulamu, Mukama
Ooah mwesige
Yatuwa obulamu, mukama eiyee yiyeye.Yatuwa obulamu Mukama x2
Byona byona biva gy'ali.



Авторы: Mukisa Aziz Azion


Aziz Azion - Full Package
Альбом Full Package
дата релиза
22-06-2016




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.