Bebe Cool - Gyenvudde текст песни

Текст песни Gyenvudde - Bebe Cool



Kani kusonga tuna songa mbele (Blackskin)
Kani ku fight tuna fight back (Bebe Cool)
Nanikisema
Usibishe we (Ronnie)
Bado tunasonga natukazidi kusonga
Ohh Banange gyenvude
Bwentunula nendaba gyenvude, Huuuhh
Okusinzira gyenvude
Kati okunemesa walai oba oswade
Ohh Banange gyenvude
Bwentunula nendaba gyenvude, Huuuhh
Okusinzira gyenvude
Kati okunemesa Walahi oba oswade
Ndi muguma nga asalwa embalu
Nkubye kuva mubuto paka Bukulu
Nayimba nga mubuto nga baliyita dalu
Nga nekusomero nkubwa
Lwabutasiba bikalu
Kati awo munange nenjiga
Ensi nenja njitoba nendaba
Emikwano ejitanzimba nenjibwaka
Nabona abatanjagaliza nembekweka
Now am so determined i just can't stop
Nasonga kusonga na lo
No retreat no surrender
Ama ni kusonga namua kusonga na lo
(Eehhh)
Ohh Banange gyenvude
Bwentunula nendaba gyenvude, Huuuhh
Okusinzira gyenvude
Kati okunemesa walai oba oswade
Ohh Banange gyenvude
Bwentunula nendaba gyenvude, Huuuhh
Okusinzira gyenvude
Kati okunemesa Walahi oba oswade
Nayozanga Ngoye zabaana kusomero
Mukisulo bampe ku sukali
Nga nebwezituuka esawa zobuugi
Nze akeera kumalili
Natambuzanga bigere
Okuva e kanyanya ku stage
Paka kalerwe
Nga silina yade ezamazzi
Naye nga sikoowa
Nabaako jebatanjagala
Nga nkimanyi tebanjagala
Nga silina no kyenabakola
Naye nga just tebanjagala
Ohh Banange gyenvude
Bwentunula nendaba gyenvude, Huuuhh
Okusinzira gyenvude
Kati okunemesa walai oba oswade
Ohh Banange gyenvude
Bwentunula nendaba gyenvude, Huuuhh
Okusinzira gyenvude
Kati okunemesa Walahi oba oswade
Kani kusonga tuna songa mbele
Kani ku fight tuna fight back
Nanikisema
Usibishe we
Bado tunasonga natukazidi kusonga
Kani kusonga tuna songa mbele
Kani ku fight tuna fight back
Nanikisema
Usibishe we
Bado tunasonga natukazidi kusonga
Ndi muguma nga asalwa embalu
Nkubye kuva mubuto paka Bukulu
Nayimba nga mubuto nga baliyita dalu
Nga nekusomero nkubwa
Lwabutasiba bikalu
Kati awo munange nenjiga
Ensi nenja njitoba nendaba
Emikwano ejitanzimba nenjibwaka
Nabona abatanjagaliza nembekweka
Ohh Banange gyenvude
Bwentunula nendaba gyenvude, Huuuhh
Okusinzira gyenvude
Kati okunemesa walai oba oswade
Ohh Banange gyenvude
Bwentunula nendaba gyenvude, Huuuhh
Okusinzira gyenvude
Kati okunemesa Walahi oba oswade
Huuh
Nawekeera
Nga nebaka late nga ate nkeera
Tofaayo gwe wekeera
Yade webaka late nga ate okeera one day



Авторы: Moses Bebe Cool Ssali


Bebe Cool - Gyenvudde
Альбом Gyenvudde
дата релиза
22-10-2021




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.