Jose Chameleon - Kuma Obwesigwa текст песни

Текст песни Kuma Obwesigwa - Jose Chameleon

Waliwo nze lwembula nolowoza ntino mberamukukyakala.
Agawalai siba mukukyakala maama wabaana mberamukukazana kimanye
Lupiya kazanyo era olusi waliwo lwezibula.
Gwe tolaba nga nkera kumalili namabuje ngaleka mubiriri bwo.
Kuma obwesiga,Maama wabaana banange. Kuma obwesigwa.
Mulongo wange kuma obwesigwa towankanka.nkwagala nyo
Maama wabaana bange kuma obwesigwa
Mulongo wange towankawanka kuma obwesigwa.
Ebizibu byomunju tobilalasa.bobiburila abangi tebibagasa.
Bireta nekitibwa kyaffe okuffa,bobibulide badakubali nga baseka,
Olowoza bakusasila,kumba besunga besunga olunaku lwetulisasika
.Ebyabwe towuliriza nkusaba tobasembeza .bwona ebyogerwa byabutwa...
Lowoza ewala eyo gyetuvude.
Obuwonvu nobukko bwetusisinkanye teri amanyi misanvu gyetusisikanye,
Maama wabaana lwaki omukwano gwaffe ogutese mumbuga yabalya mere.
Olowoza bakusasila kumbe besunga olunaku lwetulisasika.ohh ohh
Waliwo nze lwembula nolowoza ntino mberamukukyakala.
Agawalai siba mukukyakala maama wabaana mberamukukazana kimanye
Lupiya kazanyo era olusi waliwo lwezibula.
Gwe tolaba nga nkera kumalili namabuje ngaleka mubiriri bwo.
Kuma obwesiga,Maama wabaana banange. Kuma obwesigwa.
Mulongo wange kuma obwesigwa towankanka.nkwagala nyo
Maama wabaana bange kuma obwesigwa mulongo wange
Towankawanka kuma obwesigwa. Mulongo wange ohh kuma obwesigwa.
Ohh mulungi wange.ebanga panvu obwesigwa mbukumye.nawe bukume.

Авторы: Jose Chameleone

Jose Chameleon - Kola Zizo
Альбом Kola Zizo
дата релиза
23-03-2015

Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.