Lyrics Nkubukinze - Irene Ntale
Nze
leero
nkubukinze...
Kendeeza
overtime,
onyongere
more
time
Tubeere
ko
ng′abalala,
mu
mukwano
ogwegombesa
Enzikiza
ekwate,
enkuba
nebweyiika
Akasana
nekekyanga,
teli
kija
kutwawunkanya
Buli
kadde
obeera
busy,
n'esimu
onyiga
busy
Gwe
nongamba
mbeere
easy,
hmm,
bambi
kyusa
mu
Kati
ndeese
strategy
mpya,
amagezi
nsaze
ga
wakayima
Okukubukinga
mu
budde,
ne
calender
yo
ngyefuge
Kati
mikwano
gyo
gigambe,
eyo
gyonoba
wodda,
nze
leero
nkubukinze...
Abakutwalira
obudde,
honey
bateeke
ko
quota,
kuba
leero
nkubukinze...
Bweba
flight,
mbukinze
air
ticket
Nasabye
front
seat,
nga
nkooye
okusiba
ekira
Gwe
nkufudde
pilot,
mu
nyonyi
eyaffe
tuli
babiri
Abalala
tubalaba
bulabi,
kati
tubeere
eyo
mu
bire
Ebibadde
bikunemesa,
emilimu
gyo
n′emikwano
N'abawala
abakusumbuwa,
ehh...
bagambe
leero
Kati
mikwano
gyo
gigambe,
eyo
gyonoba
wodda,
nze
leero
nkubukinze...
Abakutwalira
obudde,
honey
bateeke
ko
quota,
kuba
leero
nkubukinze...
Baby
nkumeetinga
okooye
(olusi
mbouncinga)
Time
table
yo
ngikooye
(kuba
mba
nkumissinga)
Mpa
akadde
akamala,
okubeera
nawe
kyenjagala
Silina
mulala,
yenze
mukyala
wo
kuva
lwewasalawo
Nkusaba
kyusa
plan
zo,
olwa
leelo
njagala
mbe
wuwo
Nesunze
dda
okukulaga
kubyendina
wo,
nkubukinze...
Kati
mikwano
gyo
gigambe,
eyo
gyonoba
wodda,
nze
leero
nkubukinze...
Abakutwalira
obudde,
honey
bateeke
ko
quota,
kuba
leero
nkubukinze...
Kati
mikwano
gyo
gigambe,
eyo
gyonoba
wodda,
nze
leero
nkubukinze...
Abakutwalira
obudde,
honey
bateeke
ko
quota,
kuba
leero
nkubukinze...

1 Langi Empya
2 Sembera
3 Omukwano Gw'ekiro
4 Kabugo
5 Teliyo
6 Politics
7 Nkubukinze
8 Something About You Jesus
9 Critical Emergency
10 Ngandi Nawe
11 Smile Uganda
12 Mazzi Ne Kenyanja
13 Gwe Aliko
14 Nzenna Nzenna
15 Gyobera
16 Olindaba
17 Ono Omwana
18 Remote Control
19 Love Letter
20 Stay With Me
21 Eno Y'essawa
22 Nkubukinze (Remix)
23 Kikomando
24 Monopoly
25 Bikoola (feat. Moze Radio & Weazle)
26 He Go Down
Attention! Feel free to leave feedback.