Irene Ntale - Olindaba Lyrics

Lyrics Olindaba - Irene Ntale



Sewa sewa nkakuwe kubujji
Sewa sewa balette kachai
Sewa sewa nkakuwe kachai
Balette kajuyissi
Waliwo omwana gwe nsuula ndogotana
Nze nga ssebaka
Analarira ah!
Waliwo olusi bwemulaba nabula
Nengugumuka
Nensisimuka
Nemambya olusi egenda nesala
Ngandyawo ekyokola nekibula
Eyah! Olunaku neluzibba nelugwako
Ngandyawo mumissinga
Lwesimulabye mbanga omuloge
Zibula atudde, kamunonye ko
Ninda olindaba
Lwendikulaba
Balitulaba
Nga tuli kumbaga
Ninda olindaba
Lwendikulaba
Balitulaba
Nga tuli kumbaga
Amasanyalazigo baby nze gankubyekubye
Mbulira kati onolya kaki
Ninawo empogolo, ninawo amanyige
Ninawo
Ninawo ekikooko, ninawo ekinyama
Menu njagala njikuwe
Ninawo nakati, ninawo ebugga
Ninawo
Ninawo emputa, ninawo ekegye
Baby onolya kaki
Sewa sewa nkakuwe kubujji
Wangi balette kachai
Sewa sewa nkakuwe kachai
Balette kajuyissi
Ninda olindaba
Lwendikulaba
Balitulaba
Nga tuli kumbaga
Ninda olindaba
Lwendikulaba
Balitulaba
Nga tuli kumbaga
Olwaleero, ebyokulya ninna bingi
Lwaleero baby, koba kyoyenda
Lwaleero, ndimumuddu yaku lavinga
Lwaleero baby, byoona nabikuwa
Twala gyoyagala
Byoona nabikuwa
Twala gyoyagala
Kyoyagala nze nakikuwa
Ninda olindaba
Lwendikulaba
Balitulaba
Nga tuli kumbaga
Ninda olindaba
Lwendikulaba
Balitulaba
Nga tuli kumbaga
Ninda olindaba
Lwendikulaba
Balitulaba
Nga tuli kumbaga
Ninda olindaba
Lwendikulaba
Balitulaba
Nga tuli kumbaga
Sewa sewa nkakuwe kubujji
Sewa sewa balette kachai
Sewa sewa nkakuwe kachai
Balette kajuyissi



Writer(s): Irene Ntale


Irene Ntale - Sembera
Album Sembera
date of release
16-09-2016




Attention! Feel free to leave feedback.