Eddy Kenzo - Nategedde paroles de chanson

paroles de chanson Nategedde - Eddy Kenzo



Nategedde′ nategedde kenzo woi woi woi
Nategedde onimba omukwano gwo gwa kwewuuba
Naye lwaki onimba ngaate okimanyi nti nkwagala kale maama
Wabula bannange omukwano .gunyuma
Naye bwegwefuula ate erudda guluma
Nowulira muli ennyiike maama nanti ennaku ekuluma okuzaama
Omuntu gwoyagala olaba akunyooma
Ddala ddala nga gwewasiima
Nabitadde nze binzisa nemabega
Eyali agezze nokogga wenna
Nganti okulya emmere tokyalya
Nekacaayi okunywa tokyanywa
Gwe nomulookeera ate yye neyelockinga
Newetyuninga ate yye nakumyutinga
Love love nomu lovinga
Ate yye nakufuliinga
Kyokka ne katonda muzibu
Okukweeka emyooyo gyabantu
Mazima noleka omuntu akwagala
Nogenda kwakkuula
Bambi noleka omuntu akwagala
Nogenda kumukwabuzi
No no
Wangamba ku friday
Neninda paka saturday
Nongamba nti sunday
Nenninda ppaka monday
Everyday baby night and day
Mbeera awo nga ntangadde nze
Nnennesimatiinga
Nennyumba nennoongoosa
Kenzo nempoominga
Ngankimanyi nti ojja kujja
Nonniimba
Kenzo
Nekiwuuwa mu grace
Wooloolo nkooye
Kanzuunzu ankudde
Bulikadde newuuba
Ngo'nziza eno neli
Neeno neeri
Gwe nomulookeera
Neye lockinga
Neweetyuninga
Nomyuutinga
Nomulovinga
Ohhh ohhhh ohhh



Writer(s): Eddy Kenzo


Eddy Kenzo - Eddy Kenzo Music
Album Eddy Kenzo Music
date de sortie
21-03-2017




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.