Bobi Wine - Mr Money текст песни

Текст песни Mr Money - Bobi Wine

Mr. Money
Mr. Money
Nze bampita bad bobi wine, abangoba balabye ndiwala,
Bwekuba kufubutuka misinde, abangoba bo bakongojja,
Omugagga nomwavu, guno'muziki kagukukoneko,
Nze yala zankubako, naye nga zakukubye yala olunyumya,
Osasila nganyo omuntu amala omwaka mu yala nafata omulala,
Nga tolina sente, nobulamu bwesiba,
Obeela tewefeelinga, nemumaka oba towela,
Nga tolina sente, nemikwano gikwekuba,
Obelawo bwotyotyo, buliwamu tebakulabawo,
Wabula man made money but money made man mad,
Mr. Money,
Nkugambye omuntu yakola sente naye ate sente zamulalusa,
Mr. Money,
I said man made money but money made man mad,
Mr. Money
Walayi omuntu yakola money naye ate money zamulalusa,
Mr. Money.
Waliwo nono ofiisa eyaja ku patulo nga ngaliko,
Nandaga nti yansalako mwanawaffe nempingo nazintekako,
Nangamba you bobi wine you're under
Arrest coz you do this so many times,
Now I will take you to CPS, and you make a statement,
After the statement, I will charge you for idle and disorderly
Nempapa awo nensikayo omudda nemuwa ate neyelaga bwelazi,
"My friend if you think this is ekiwani you save kasabuddo",
Nensikayo ogwokubili omudda, nagwela nengumuwa,
Aba tanabako kyayogela, nemusimba ogwokusatu,
Nemugamba kati bwoba onta ngonta, bwoba tonta ngonta,
Nasitula amaaso ge, nagasimba Ku kyesatu,
Nagajja ku kyesatu, nagazza ku mpingo zange,
Nagajja ku mpingo zange, nagazza ku kyesatu ela,
Awo nagajja ku kyesatu nanzijjako empingo nange nentekayo,
Wabula man made money but money made man mad,
Mr. Money,
Nkugambye omuntu yakola sente naye ate sente zamulalusa,
Mr. Money,
I said man made money but money made man mad,
Mr. Money
Walayi omuntu yakola money naye ate money zamulalusa,
Mr. Money.
Waliwo nensolo ya hajji eyali eyo ewaffe yajimmenya nze,
Hajji yeyalina sente nga naye muzeeyi ate mubi nyo,
Hajji ngamatila Cate, nga naye Cate akyaali mu ssomelo,
Wabula ngabwomanyi sente, haaa
Sente wekuba egonza,
Hajji ngakwata sente ngalumba bazadde ba Cate,
Hajji ngatemela maama, bwamala ngatemela Taata,
Ngabagamba mbasaba Cate,
Nti njagala kuwasa Cate, aah,
Njagala muteke mumaka amapya genzimbye e'munyonyo,
Kati yogela bwoba ompa ngompa bwoba tompa ngompa
"Kobbo mugende muteese, bwaba asiimye mugende,"
Hajji ngasalako Cate, ngamugamba njagala kkuwasa,
Nekekobogozza, nti "anti Hajji nkyaali mu ssomelo",
Koye nti byosoma okufuna, ate nze byendeese,
Awo nakakuba Benz, nakawa n'ekyapa kyenyumba,
Nakagamba ob'oja ngoja, oba toja ngoja,
Koko nti anti tugende, tukabale akabimbi kaffe,
Wabula man made money but money made man mad,
Mr. Money,
Nkugambye omuntu yakola sente naye ate sente zamulalusa,
Mr. Money,
I said man made money but money made man mad,
Mr. Money
Walayi omuntu yakola money naye ate money zamulalusa,
Mr. Money.
Ezikumeza nolubuto wadde telubaddeko,
Mr. Money,
Nabakusinga emyaka nebakuyita ne muzeeyi,
Mr. Money,
Ani yali alabye kumwana w'omugagga nga mubi?,
Mr. Money
Olaba ne chairman Nyanzi avimba mu central, ahaaa
Mr. Money,
Wabula man made money but money made man mad,
Mr. Money,
Nkugambye omuntu yakola sente naye ate sente zamulalusa,
Mr. Money,
I said man made money but money made man mad,
Mr. Money
Walayi omuntu yakola money naye ate money zamulalusa,
Mr. Money.
End

Авторы: Bobi Wine

Bobi Wine - Sweet
Альбом Sweet
дата релиза
23-03-2015

Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.