John Blaq - Mulubiri текст песни

Текст песни Mulubiri - John Blaq



Gyal gyal
Gyal gyal
Mu Lubiri lwo
Mwe nsaba obutuuze
Aya baasi
Tuula, ndowooza bye nkugamba hmmm
Era ndowooza, oba nkusoonseke akanamba
Naye ntiddemu, abakutuukako bangi bava mu mawanga
Kati nze Kasadha waabwe, baaba
Nnyabo bw'ompa omukisa
Ngya gukozesa ogwo omukisa
Mungu bwampa ekisima
Ngya kulaga laavu amazima
Nga ntereeza, sigaana eih aah
Nze nviira Jinja
Nedda baaba, ssi Lweza
Naye nsaba butuuze
Mu Lubiri lwo mu Lubiri lwo wano
Mu Lubiri lwo mu Lubiri lwo wano
Mwe nfunira emirembe
Mu Lubiri lwo mu Lubiri lwo wano
Wano wano
Mu Lubiri lwo mu Lubiri lwo wano
Nze mwe nsaba obutuuze
Ngya kukuuma nga bambowa
Ngya kutambuza nga Kimbowa
Empisa embi mwattu zaabula
Ewange zaabula
Ye maama nyabula
Nze n'ompa olunaku ndukozesa
Ne bweriba dakiika ngikozesa
Yadde katikitiki nako ndikakozesa
Kannyiikire kusaba
Omutonzi awulira
Ndowooza luliba olwo luliba
Mu Lubiri lwo n'onnyaniriza
Mu Lubiri lwo mu Lubiri lwo wano
Mu Lubiri lwo mu Lubiri lwo wano
Mwe nfunira emirembe
Mu Lubiri lwo mu Lubiri lwo wano
Wano wano
Mu Lubiri lwo mu Lubiri lwo wano
Nze mwe nsaba obutuuze
Kikooyi, Gomesi byonna birabo byo
Kyonompa kyonompa ab'ewaka balabeko
Bwoba tolina tewali buzibu kasita nkulabako
Smile yo eyo kasita ngirabako
Birooto nfuna, birooto nfuna
Ne bw'ontuma okola nze mwattu bye nkola
Birooto ndaba, birooto ndaba
Nkuloota onneetegereza nga kati bw'okola
Oba bye ndoota by'ebituufu
Nkusaba obifuule ebituufu
Oba bye ndoota by'ebikyamu
Awo nandiba nga nz'omukyamu
Mu Lubiri lwo mu Lubiri lwo wano
Mu Lubiri lwo mu Lubiri lwo wano
Mwe nfunira emirembe
Mu Lubiri lwo mu Lubiri lwo wano
Wano wano
Mu Lubiiri lwo mu Lubiri lwo wano
Nze mwe nsaba obutuuze
Mu Lubiri lwo mu Lubiri lwo wano
Mwe nfunira emirembe



Авторы: John Kasadha


John Blaq - Mulubiri
Альбом Mulubiri
дата релиза
12-06-2020




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.